Translations:Confessing Sins and Repenting/26/lg

Ani gwe nsaba okusonyiyibwa?
Ekibi bulijjo kisaana okwatulwa eri abantu abakoseddwa ebivaamu. Kino kietegeeza nti nneetaga okusaba okusonyiyibwa mu byonna be nnatuusaako obulabe. Singa nnayonoona eri omuntu mu birowoozo byange byokka, nkyatula eri Katonda era sisaanidde kukitwala eri omuntu oyo. Bw'oba tokakasa ngeri ki era ani gw'olina okwogera naye, buuza omuntu akuyamba okuyita mu nkola eyo.