CorrectBot:Confessing Sins and Repenting/lg

Results for this CorrectBot run of Confessing_Sins_and_Repenting/lg: 7 corrections, 1 suggestions, 0 warnings (for older reports see report history)

Suggestions

1 suggestions:

  • Fix wrong capitalization at the beginning of a sentence or after a colon. (1x)

Look at the following suggestions. If you find good ones, please correct them manually in the translation view

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/42/lg

;Okwejjusa :bwe ngezaako okulekawo omutendera kaba kabonero akalaga nti mu butuufu sikyejjusa byonna bye nnakola.
+
;Okwejjusa :Bwe ngezaako okulekawo omutendera kaba kabonero akalaga nti mu butuufu sikyejjusa byonna bye nnakola.

Corrections

7 corrections:

  • When finding a normal dash ( - ) surrounded by spaces: Make long dash ( – ) out of it (1x)
  • Reduce multiple spaces to one space (3x)
  • Ensure correct Luganda quotes (example: “quote”) (1x)
  • Correct filename (according to title) (2x)

The following changes were made by CorrectBot - you don't need to do anything about them, this is just for your information. You can also look at the version history of Confessing_Sins_and_Repenting/lg and compare revisions.

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/6/lg

Okusookera ddala, ekigambo “kibi” kikozesebwa okutegeeza amaanyi agafuga ensi n'abantu. Ekibi kitutega mu birowoozo n'enneeyisa ezizikiriza. Naye Ye Katonda atuwa engeri ey'okufunamu eddembe okuva mu maanyi ag'ekibi. Bwetulondawo engeri Ye, Ajja kutuwa obulamu obuggya - tufuuke “abalokole”.
+
Okusookera ddala, ekigambo “kibi” kikozesebwa okutegeeza amaanyi agafuga ensi n'abantu. Ekibi kitutega mu birowoozo n'enneeyisa ezizikiriza. Naye Ye Katonda atuwa engeri ey'okufunamu eddembe okuva mu maanyi ag'ekibi. Bwetulondawo engeri Ye, Ajja kutuwa obulamu obuggya tufuuke “abalokole”.

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/13/lg

Mu ngeri yonna kibi mu maaso ga Katonda era kyonoona enkolagana yange naye.

Bwe tutakola Mukama Katonda ky'ayagala, tukola sitaani ky'ayagala.

Bwe twonoona, tuggulira sitaani oluggi era ne tumuganya obuyinza mu bulamu bwaffe. Okukiteeka mu ngeri ey'enjawulo: Ekibi bulijjo kireeta ekikolimo (eky'okulabirako: omuntu alimba abuusibwabuusibwa; omululu guviirako obutakusibwa buli kiseera; empulira ya gunsinze etusannyalaza). Engeri yokka ey'okusumululwa okuva mu kikolimo ekyo ne tuddamu okuggala olujji nate kwe kwatula ekibi kyaffe era n'okukyuka okukivaamu.

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/16/lg

Nkomya okutukuza ensonga era n'enfuuka mwesimbu ddala: Kye nnakoze ky'abade kikyamu. Ekibi kyange nakyo si kintu kitono ekiyinza okulagajjalkirwa, naye kirina obulabe obuvaamu gy'endi n'eri abalala. Kati ntwala obuvunaanyizibwa kw'ekyo.

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/24/lg

"Bwe twatula ebibi byaffe, ye wa mazima era omutuukirivu okutusonyiwa ebibi byaffe, n'okutunaazaako byonna ebitali bya butuukirivu".
+
Bwe twatula ebibi byaffe, ye wa mazima era omutuukirivu okutusonyiwa ebibi byaffe, n'okutunaazaako byonna ebitali bya butuukirivu.

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/28/lg

;Omuntu ow'omunda :Nga eddoboozi ery'omunda, omuntu waffe ow'omunda asobola okutulabula nga tunaatera okumenya etteeka. Ziwagalwa n'ebiffo bye twakuliramu n'ebyo ebyatwaalibwanga “ekituffu” oba “ekikyamu”. Naye bino tebyetaagisa okusinziira ku mitindo gya Katonda. Ekyo kitegeeza nti tetusobola kwesigama ku muntu waffe ow'omunda yekka. Oluusi omuntu waffe ow'omunda asobola okutuwa alamu ey'obulimba, ate mubifo ebimu ayinza okwesulirayo ogwanagamba era bwe kityo tatulabula newankubadde nga ekintu kiba kibi mu maaso ga Mukama. Tulina okw'ekebera ne Katonda bw'aba alaba ekintu kyonna ng'ekibi, era endowooza zaffe n'enneewulira zaffe zikyusibwe okusinziira ku ekyo.

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/34/lg

Okwatula_ebibi_n'okwenenya.pdf
+
Okwatula_ebibi_nokwenenya.pdf

Translations:Confessing_Sins_and_Repenting/35/lg

Okwatula_ebibi_n'okwenenya.odt
+
Okwatula_ebibi_nokwenenya.odt